audio
audioduration (s)
2.53
35
sentence
stringlengths
7
411
language
stringclasses
2 values
baatugabanya mu bibinja bya bantu bana
lg
maliriza olugero luno era ombuulire ne bwe lwatandika
lg
munaanaaba ki mmwe abaana ng'amazzi gabuze wonna
lg
eno ensi tetwajja wano nti tuli bakyereeta
lg
buli awabeera eddoboozi eriggumivu
lg
mu buwangwa abaganda balina kulinda okutuusa lw'alisiima
lg
ekibi ku luwenda luno kiri nti omunoonyereza okunoonyereza ku bantu b'amanyidde
lg
enkumbi emmundu n'ekkalaamu byonna malobo
lg
taata yatugambanga nti tulinde nga tukuzze tujja kulya ebinene
lg
mima emitalo nange nnyime emitala tutunge ekyalema omuzungu
lg
newankubadde kiki omwana abeera ayiga kusoma
lg
si kya bugunjufu okuyisa omukono emabega w'omusaabaze omulala gw'otatambudde naye mu takisi
lg
yafuba okwewala obutagwa mu buzibu bwe bumu
lg
omugenzi bwe yali akyali mulamu yabawanga ebintu bingi
lg
obulwadde bukuluma wenna n'okogga n'oggwawo
lg
emabegako awo waliwo munnange omu gwe nabadde njogerako naye
lg
obugoye bu tayenda aleluka tebusaana kwambalwa mukazi muganda
lg
eyo gy'alaze ebinnyonyi oluusi n'enkoko gye zimusanga ne zimulya
lg
abamu ku bayizi bano basabye abakulembeze okubayambako
lg
kino baakikolanga okutuusa omwana lwe yayiganga okutuula yekka nga tebamuzingiridde bikunta oba ebigoyegoye
lg
mubaka ki ku mulembe gwa museveni eyaleeta ekirowoozo kya buganda okwekutula ku uganda
lg
omusajja eyamuwasa teyalina ssente
lg
ekyewuunyisa ensi pulezidenti kwe kulonda kanyike nga minisita omubeezi akola ku nsonga z'abakadde
lg
kirungi okuyiga okusoma n'okuwandiika
lg
disitulikiti y'e masaka ekulaakulanye mu bintu bingi eby'enjawulo
lg
singa si lubuto luno sandizzeeyo wa musajja
lg
ensonga ezikozesa omulimu ogwo nnyingi
lg
engeri y'okufuukamu omusomesa omutendeke
lg
ku nkomerero y'omwezi tulina okubalirira ebintu ebikozeseddwa
lg
waliwo abaali baagala okwezza akatale olwo abasuubuzi abakalimu bavireemu awo
lg
omumbejja yasaba abazadde okukwatagana n'abasomesa balondoole enneeyisa y'abaana
lg
minisita yawabudde abatuuze okuyisa obulungi abanoonyiboobubudamu
lg
kyewalabye asabye bafune ebiwandiiko ebikwata ku ttaka ly'embuga ya namuyonjo
lg
okukwata omuntu amankatabbu kwe kumukwata lubona
lg
yali tamanyi ku kigenda mu maaso
lg
biki ebiva mu kukuza abaana obubi
lg
bino byamutwalira ebbanga ddene nga bimubuzaabuza ne bikamala
lg
oluwonko olwawula ekikula lulira okuggyibwawo
lg
abadde minisita w'ensonga ezeebweru abadde mu kifo kino okuva mu mwaka gwa nkumibbiri mu etaano naye asuuliddwa
lg
babagamba ntinaye naawe gundi weeyisa ng'atali musajja simanyi endiga yakutomera
lg
munnayuganda owabulijjo akosebwa butereevu enkola za gavumenti ez'ebyenfuna
lg
engege envubuka eyitibwa mbogga
lg
oli nnaluwali nga nnyinimu alya n'eminyira
lg
emirimu gy'abavubuka girangiddwa mu mpapula z'amawulire
lg
abazadde baagaliza abaana baabwe ebyenjigiriza ebisinga
lg
awo nno weewava okwerooterera
lg
n'emiranga emingi
lg
asabye amaka ag'enjawulo okwenyigira mu bulimi n'obulunzi n'ekigendererwa ky'okufuna ensimbi
lg
gavumenti ne bannamkago baayo bayambako muu kuddukanya kwa pulojekiti
lg
kyetaagisa empisa nyingi n'obugumiikiriza bungi okuzannya ggoofu
lg
buli kitundu awali ennyingo ku mubiri weewava olusu olwo
lg
levulandi afaayo okusomesa abantu ku ngeri y'okugoberera krisitu
lg
ku nsonga y'abantu abattibwa awamu n'okuwambibwa
lg
ababumbi ba kabaka bayitibwa batya
lg
amawulire tegatera kwogera ku bantu bawonye kawuka ka kolona
lg
tusomye ku bintu eby'enjawulo by'olina okwewala ng'oyogera mu bantu
lg
omuntu bw'agula ekiddukya kyonna ateekeddwa okusanyuka
lg
abantu basobola okukola ekintu kyonna bwe baba nga si basanyufu ne gavumenti
lg
entamiivu z'engoma za mujaguzo zonna awamu
lg
metobo namagoye
lg
amagulu g'obutagali gaba geebinamu nga gadda emabega
lg
okusirikira ekirwadde mu masomero kyavaako abaana abamu okulwala n'abalala ne bafa
lg
awo no weetaaga okunnyonnyola obutegeeza bw'ekigambo ekyo okubba mu kunoonyereza kwo
lg
omusajja ayagadde munne n'amumalamu n'amagezi
lg
nali munakuwavu nnyo naye mwannyinaze yanzizaamu amaanyi
lg
okubeera mu masomero kuli wansi nnyo
lg
nabbanja akakasizza bannayuganda nga bw'alina ebisaanyizo byonna okuweereza eggwanga lye
lg
bano abavubuka bwe tusoma nabo bwavu
lg
kiki ekibeera kyesibya omuntu ku ttaka ly'embuga
lg
mmwe abasigadde temuva wano kusiita bigere kuba omulabe akyaliwo yeeswanta
lg
bwe kiba nti tekyebeereka kusirika waakiri yogera mpola mu kaama
lg
abasambi b'omupiira beetegeka batya
lg
ennyumba y'ekkonkome ebeera ludda wa
lg
awaka awalungi wasanyusa abagenyi
lg
omulimu guno gumutuddemu
lg
atieno yali tasobola kukkikiriza nti yali akomezzawo omusana ku kyalo
lg
bwe yamala okubaako ky'ateeka mu kitabo kye n'akimuddiza era n'afuluma wabweru
lg
amazzi kyetaago mu bulamu
lg
mawanda yali kabaka wa magezi ate nga muzira
lg
omutendesi wa ttiimu omuggya mumalirivu okuwangula ekikopo ky'omwaka guno
lg
olw'ennimi zaffe kyetuva tufaanana mu mpisa zaffe
lg
yalangiriddwa ng'akutte bendera
lg
tewali kuffe ffenna asobola kumwenganga ng'atamidde
lg
abantu bulijjo bakubirizibwa okwetaba mu mpaka
lg
amangu ddala nga wambwa agenze nakku n'afuna enviiri ssatu okuva ku mutwe gwe
lg
abanoonyiboobubudamu abasinga mu uganda tebalina biwandiiko bibakwatako byetaagisa
lg
bwe yali ng'asitula ensawo ye tewali yamuyambako
lg
lwomwa abeera musajja mukozi nnyo
lg
emirundi gino gy'ombi mu buganda mwalimu ebintu ebyeyolekanga nga bijja kuleeta emirerembe
lg
wansi mu bigere ng'abeera atademu engatto
lg
bittu kwe kugamba ntimpulidde
lg
engoye yalinanga nnyingi nnyo
lg
betaaga okukolera awamu okumaliriza pulojekiti
lg
ki ekiviirako obwavu mu bavubuka
lg
maama zaituni yazalira mu ddwaliro ly'e mulago
lg
yategeezezza eggulo ku lwokubiri nga bwe baatandise okunoonyereza
lg
abatuuze batutte ekkanisa mu mbuga z'amateeka lwa nsonga z'ettaka
lg
osobola okufuuka omukugu mu mirimu egy'enjawulo
lg
yamutunuuliza amaaso ag'enkaliriza nga tatemya
lg
tukkiriza nti tujja kusigala nga tukolera wamu okukitwala mu maaso
lg