Dataset Viewer
Auto-converted to Parquet
eng
stringlengths
1
588
lug
stringlengths
3
688
Who really is my neighbor ?
Muliraanwa wange y 'ani ?
Out of All the Languages
Okuva mu Nnimi Zonna
Jehovah Is a Lover of Justice
Yakuwa Ayagala Obwenkanya
See That I Get Justice
Yoleka Obwenkanya ng 'Okola ku Nsonga Zange
" The meditation of my heart will be of things of understanding . " - Psalm 49 : 3 .
" Akamwa kange kanaayogera amagezi ; n 'omutima gwange gunaalowooza [ " gunaafumiitiriza , " NW ] eby 'okumanya . " - Zabbuli 49 : 3 .
" After Jehovah they will walk . " - HOSEA 11 : 10 .
" Balitambula okugoberera Mukama . " - KOSEYA 11 : 10 .
JEHOVAH 'S WITNESSES
" Batuuze ab 'Akaseera Obuseera " mu Nsi Embi , 11 / 15
" You have redeemed me , O Jehovah the God of truth . " - PSALM 31 : 5 .
" Ggwe wannunula , ai Mukama , ggwe Katonda ow 'amazima . " - ZABBULI 31 : 5 .
" God is a Spirit , " unseen by human eyes .
" Katonda Mwoyo , " era tewali muntu asobola kumulaba .
" Be hospitable to one another without grumbling . " - 1 PET .
" Musembezeganyenga awatali kwemulugunya . " - 1 PEET .
" Do good . " - Ps .
" Okolenga obulungi . " - Zab .
" The true knowledge " has become abundant through the many who are proclaiming the good news .
" Okumanya okutuufu " kweyongedde olw 'okuba waliwo abantu bangi ababuulira amawulire amalungi .
" The pronouncement against Nineveh " is from Jehovah God , who is " slow to anger and great in power . "
" Omugugu gwa Nineeve " guva eri Yakuwa Katonda , oyo ' atatera kusunguwala era ow 'amaanyi amangi . '
" The body " they gather to is the true Christ at his invisible presence and the spiritual food that Jehovah provides for them . - Matt .
" Omulambo " we bakuŋŋaanira ye Kristo mu kiseera ky 'okubeerawo kwe okutalabika era ye mmere ey 'eby 'omwoyo Yakuwa gy 'abawa . - Mat .
Awaiting Jehovah 's Day With Endurance , 7 / 15
" Onoobanga n 'Essanyu Jjereere , " 1 / 1
" More than all else that is to be guarded , safeguard your heart , for out of it are the sources of life . " - PROVERBS 4 : 23 .
" Onyiikiranga nnyo nnyini okukuumanga omutima gwo ; kubanga omwo mwe muva ensulo z 'obulamu . " - ENGERO 4 : 23 .
" Take exquisite delight in Jehovah , and he will give you the requests of your heart . " - PSALM 37 : 4 .
" Sanyukiranga Mukama : naye anaakuwanga omutima gwo bye gusaba . " - ZABBULI 37 : 4 .
They have ' clothed themselves with love , for it is a perfect bond of union . '
' Bambadde okwagala , ' okugatta awamu .
How do " the Prophets " show that we should do good ?
' Bannabbi ' balaga batya nti tulina okukola obulungi ?
' But , ' you may say , ' the Bible does speak about people going to heaven , doesn 't it ? '
' Naye , ' oyinza okugamba , ' Baibuli eyogera ku bantu okugenda mu ggulu , si bwe kiri ? '
To " consider one another " means " to take into account the needs of others , to think about them . "
' Okulowooza ku balala ' kitegeeza okufaayo ku byetaago byabwe .
" Look out not only for your own interests , but also for the interests of others . " - Philippians 2 : 4 .
' Temufaayo ku byammwe byokka naye mufeeyo ne ku by 'abalala . ' - Abafiripi 2 : 4 .
One reference work notes that the Greek word translated " depressed souls " can refer to those " who are temporarily overwhelmed by the stress of life . "
( 1 Abasessaloniika 5 : 14 , NW ) Ekitabo ekimu kigamba nti ekigambo ky 'Oluyonaani ekyavvuunulwa " abennyamivu " kiyinza okukwata ku abo " ababa n 'ebizibu eby 'amaanyi okumala akaseera . "
So a lengthy period of waiting followed Jesus ' arrival in heaven .
( Abaebbulaniya 10 : 12 , 13 ) N 'olwekyo , Yesu bwe yaddayo mu ggulu , yamala ekiseera kiwanvu ng 'alindirira .
At the same time , though , you remember that there are more important ways in which to provide for your own .
( Abaebbulaniya 13 : 16 ) Wadde ng 'ebyo byonna bikulu , mujjukire nti waliwo engeri endala enkulu gye musobola okulabiriramu ab 'omu maka gammwe .
Elders and ministerial servants have duties in the congregation .
( Abaefeso 5 : 21 - 6 : 4 ) Abakadde n 'abaweereza balina emirimu mu kibiina .
magazines ? ( See the box on page 17 . ) ( b ) What advice about dealing with chronic health ailments was presented in Awake !
( Laba akasanduuko ku lupapula 31 . ) ( b ) Magezi ki agaweebwa mu Awake !
( Merriam - Webster 's Collegiate Dictionary , 11th Edition ) So delegating calls for involving others to accomplish objectives .
( Merriam - Webster 's Collegiate Dictionary , 11th Edition ) N 'olwekyo , okusigira kitegeeza okubaako abalala bw 'okwasa obumu ku buvunaanyizibwa bwo .
God can become whatever he deems necessary in order to accomplish his purpose .
( Okuva . 3 : 14 , NW ) Katonda asobola okubeera ekyo kyonna ky 'aba ayagadde okubeera okusobola okutuukiriza ekigendererwa kye .
( Read 1 Timothy 1 : 12 - 14 . )
( Soma 1 Timoseewo 1 : 12 - 14 . )
( Read 2 Corinthians 9 : 8 , 9 . )
( Soma 2 Abakkolinso 9 : 8 , 9 . )
( Read Ephesians 2 : 2 , 3 ; 1 John 2 : 16 . )
( Soma Abeefeso 2 : 2 , 3 ; 1 Yokaana 2 : 16 . )
( Read Acts 20 : 26 , 27 . )
( Soma Ebikolwa 20 : 26 , 27 . )
( Read Isaiah 11 : 6 - 9 ; 65 : 25 . )
( Soma Isaaya 11 : 6 - 9 ; 65 : 25 . )
( a ) When did the ' day belonging to Jehovah ' begin ?
( a ) ' Olunaku lwa Yakuwa ' lwatandika ddi ?
( a ) What Bible examples show that difficulty in saying no is not new ?
( a ) Byakulabirako ki ebiri mu Baibuli ebiraga nti okulemererwa okukola ekituufu si kippya ?
( a ) What primarily contributed to Jehoash 's spiritual demise ?
( a ) Kiki ekyasinga okunafuya Yowaasi mu by 'omwoyo ?
( a ) What should be a prominent part of the foundation of a Christian marriage ?
( a ) Kintu ki ekisaanidde okuba ekikulu ennyo mu kugonjoola ebizibu ebiba bizzeewo mu bufumbo bw 'Abakristaayo ?
( a ) Why do Christians resolve to use their life in God 's service ?
( a ) Lwaki Abakristaayo bamaliridde okukozesa obulamu bwabwe okuweereza Katonda ?
( a ) In what way is the Theocratic Ministry School a blessing for us to rejoice over ?
( a ) Lwaki twandyenyumiririzza mu Ssomero ly 'Omulimu gwa Katonda ?
( a ) How extensive is Jesus ' authority ?
( a ) Obuyinza bwa Yesu bungi kwenkana wa ?
( a ) What does love involve ?
( a ) Okwagala omuntu omulala kizingiramu ki ?
( a ) After the Passover meal , what did Jesus say about the bread ?
( a ) Oluvannyuma lw 'okulya ekijjulo eky 'Okuyitako , kiki Yesu kye yayogera ku mugaati ?
( a ) How is Satan trying to corrupt God 's people ?
( a ) Setaani agezaako atya okwonoona abantu ba Katonda ?
( a ) In what ways do we sanctify God 's name ?
( a ) Tutukuza tutya erinnya lya Katonda ?
( b ) What examples of spiritual people will we consider ?
( b ) Abamu ku bantu abaali ab 'eby 'omwoyo be tugenda okwetegereza be baluwa ?
( b ) What qualities did Peter say we should look for in ourselves ?
( b ) Bintu ki omutume Peetero bye yayogerako bye tusaanidde okwekebera okulaba obanga tubirina ?
( b ) How has Jehovah 's light progressively shone on his people ?
( b ) Ekitangaala kya Yakuwa kyeyongedde kitya okwaka ku bantu be ?
( b ) What will be discussed in the following article ?
( b ) Kiki ekinnayogerwako mu kitundu ekiddako ?
( b ) What do we learn from Jesus ' witnessing to a Samaritan woman ?
( b ) Kiki kye tuyigira ku kubuulira kwa Yesu eri omukyala Omusamaliya ?
( b ) What challenges are not unique to young people ?
( b ) Kusoomooza ki Abakristaayo bonna kwe bafuna ?
( b ) Why is Medo - Persia fittingly depicted as the fourth head of the wild beast ?
( b ) Lwaki tuyinza okugamba nti omutwe gw 'ensolo ogw 'okuna gukiikirira Bumeedi ne Buperusi ?
( b ) How could sacred service be misdirected today ?
( b ) Obuweereza obutukuvu buyinza butya okwonoonebwa leero ?
( b ) What principle should influence a Christian 's behavior ?
( b ) Omukristaayo yenna asanidde kutambulira ku musingi ki ?
( b ) How can we reflect Jesus ' view of weaker ones ?
( b ) Tusobola tutya okukoppa engeri Yesu gye yatunuuliramu abanafu ?
( b ) for the general support of the work ?
( b ) abo abaabanga bawomye omutwe mu mulimu gwa Yakuwa ?
* ( Read Nehemiah 8 : 8 , 12 . )
* ( Soma Nekkemiya 8 : 8 , 12 . )
* - Lev .
* - Leev .
* Second , I 'd like to come back and discuss those scriptures after you 've had a chance to read them and think about them .
* Eky 'okubiri , nnandyagadde okukomawo tukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo ebyo nga naawe omaze okwesomera ebyawandiikibwa ebyo n 'okubifumiitirizaako .
Keith expresses similar thoughts .
* Keith naye alina enneewulira efaananako ng 'eyo .
* Do you make good use of such tools ?
* Obikozesa mu bujjuvu ?
* Can you trust that your heavenly Father will give you the fortitude you need to be resolute in abiding by the Bible 's direction about disfellowshipping ?
* Oneesiga Yakuwa nti ajja kukuwa amaanyi ge weetaaga okusobola okukolera ku bulagirizi Bayibuli bw 'ewa obukwata ku ngeri y 'okuyisaamu omuntu aba agobeddwa mu kibiina ?
1 , 2 . ( a ) Who was God 's first creation , and how did Jehovah use him ?
1 , 2 . ( a ) Ani Yakuwa gwe yasooka okutonda , era yamukozesa atya ?
1 , 2 . ( a ) On what physical power source do we all depend ?
1 , 2 . ( a ) Nsibuko ki ey 'amaanyi ffenna gye twesigamyeko ?
1 , 2 . ( a ) What did the apostle Paul write about Jehovah 's arrangement of headship and subjection ?
1 , 2 . ( a ) Omutume Pawulo yayogera ki ku nteekateeka ya Yakuwa ey 'obukulembeze ?
1 , 2 . ( a ) How did Jehovah show his love for humankind ?
1 , 2 . ( a ) Yakuwa yalaga atya abantu okwagala ?
10 , 11 . ( a ) According to Romans 8 : 19 - 22 , what happened to " all creation " ?
10 , 11 . ( a ) Okusinziira ku Abaruumi 8 : 19 - 22 , kiki ekyatuuka ku ' butonde bwonna ' ?
He did not bless them .
10 : 1 - 6 ; Bik .
ALSO IN THIS ISSUE
10 Ddala Katonda Akufaako ?
100 : 3 ; John 10 : 16 ; Acts 15 : 14 , 17 .
100 : 3 ; Yok . 10 : 16 ; Bik . 15 : 14 , 17 .
15 , 16 . ( a ) Why is it vital that we keep our minds fixed on the right things ?
15 , 16 . ( a ) Lwaki kikulu okukuumira ebirowoozo byaffe ku bintu eby 'omu ggulu ?
18 " The Generous Person Will Be Blessed "
18 " Omuntu Omugabi Ajja Kuweebwa Emikisa "
28 A Day of High Hopes and Happy Expectations
18 Omusajja Asanyusa Omutima gwa Yakuwa
2 : 6 - Why is Ezekiel repeatedly referred to as " son of man " ?
2 : 6 - Lwaki Ezeekyeri enfunda n 'enfunda ayitibwa " omwana w 'omuntu " ?
2 Does the Bible prohibit sexual pleasure ?
2 Bayibuli egaana abantu okwetaba ?
3 : 15 ; Heb .
3 : 15 ; Beb .
3 PRAY OFTEN .
3 SABA OBUTAYOSA .
4 : 18 ) All others present will be respectful observers .
4 : 18 ) Abalala bonna abanaabaawo ku mukolo ogwo bajja kuba batunuulizi .
4 Prayer - To Whom ?
4 Ani gw 'Osaanidde Okusaba ?
6 , 7 . ( a ) What is the conscience ?
6 , 7 . ( a ) Omuntu ow 'omunda kye ki ?
Choose Successful Future , 5 / 1
9 / 15 Engeri Ensi Eno Embi gy 'Ejja Okuzikirizibwamu , 9 / 15
THOUSANDS of Jehovah 's Witnesses today are taking an active part in the fulfillment of the vision to declare the good news " to every nation and tribe and tongue and people . "
ABAJULIRWA ba Yakuwa bangi beenyigira mu kutuukirizibwa kw 'obunnabbi obukwata ku kubuulira amawulire amalungi " eri buli ggwanga n 'ekika n 'olulimi n 'abantu . "
Social pressure to renounce a person who was dishonored in this way was brought upon his family and friends .
Ab 'eŋŋanda ne mikwano gy 'omuntu eyawanikibwanga ku muti ogw 'okubonaabona baawalirizibwanga okumwegaana .
The brothers with Paul in Rome must have given practical , strengthening aid , as yours can be .
Ab 'oluganda abaali ne Pawulo mu Rooma bateekwa okuba nga baamuzzaamu amaanyi nga naawe bw 'oyinza okukola .
Some brothers and sisters have become so engrossed in worldly pursuits that they no longer have time for personal study , meetings , or the ministry .
Ab 'oluganda abamu beemalidde nnyo ku bintu by 'ensi ne kiba nti tebakyalina biseera kubuulira , kwesomesa , na kugenda mu nkuŋŋaana .
They are like sponges that absorb everything we say and do , and they will tell us when our example isn 't consistent with what we try to teach them . " - David .
Abaana bakoppa buli kimu kye twogera ne kye tukola era bakiraba mangu bwe tuba nga bye tubayigiriza si bye tukola . " - David .
When the children misbehave , he repeatedly asks himself : ' Is this a onetime incident or an ongoing negative trait ?
Abaana bwe bakola ekintu ekibi , yeebuuza : ' Guno gwe mulundi gwe basoose okukikola , oba gufuuse muze ?
' Our marriage was a failure from the beginning , ' some may claim .
Abafumbo abamu bagamba nti ' Obufumbo bwaffe bwagaana okuviira ddala ku ntandikwa . '
Is that how Jesus ' early disciples understood his instructions ?
Abagoberezi ba Yesu abaasooka baasabanga oyo gwe yabagamba okusaba ?
After the people of Israel occupied comfortable houses and had an abundance of food and wine , " they began to eat and to be satisfied and to grow fat . "
Abaisiraeri bwe baayingira mu Nsi Ensuubize ne batandika okusula mu mayumba amalungi , nga balina emmere nnyingi n 'omwenge , ' baalya ne bakkuta , ne bagejja . '
How has the neutrality of Jehovah 's Witnesses affected observers ?
Abajulirwa ba Yakuwa obutabaako ludda lwe bawagira mu ntalo kikutte kitya ku bantu abalala ?
The elders serve as shepherds of the flock and will gladly direct attention to the inspired counsel found in the Scriptures .
Abakadde bakola ng 'abasumba mu kibiina era bajja kukuyamba nga bakozesa Ebyawandiikibwa .
Elders can also include parents and their children in Kingdom Hall projects , giving tasks to youths in keeping with their age and abilities .
Abakadde era basobola okuyamba abazadde n 'abaana baabwe okwenyigira mu mirimu egikolebwa ku Kizimbe ky 'Obwakabaka .
Justice is required not only of elders but also of other Christians in their dealings with one another and with unbelievers , including in business matters . - Read Micah 6 : 8 , 11 .
Abakadde si be bokka abalina okulaga obwenkanya , wabula n 'Abakristaayo bonna balina okubulaga mu nkolagana yaabwe ne bakkiriza bannaabwe era n 'abantu abalala , nga mw 'otwalidde n 'ensonga za bizineesi . - Soma Mikka 6 : 8 , 11 .
A bitter rivalry persisted between the two women , and that jealousy carried over to the children of the household . - Genesis 29 : 16 - 35 ; 30 : 1 , 8 , 19 , 20 ; 37 : 35 .
Abakazi abo buli omu yali akwatirwa munne obuggya , era n 'abaana baabwe nabo baali tebaagalana . - Olubereberye 29 : 16 - 35 ; 30 : 1 , 8 , 19 , 20 ; 37 : 35 .
True Christians take care to understand what the Bible really teaches .
Abakristaayo ab 'amazima bo bafaayo okutegeerera ddala ekyo Baibuli ky 'eyigiriza .
The early Christians did not take credit for what was being accomplished .
Abakristaayo ab 'omu kyasa ekyasooka tebaakitwala nti be baaleeta abantu abo bonna mu mazima .
By making the best of their situation and even seeking to improve it , they uphold Jehovah 's righteous way of ruling .
Abakristaayo abafumbo bwe bakola kyonna ekisoboka okulaba nti obufumbo bwabwe tebusattulukuka era ne bafuba okunyweza enkolagana yaabwe , baba balaga nti bawagira obufuzi bwa Yakuwa .
A relatively small number of Christians look forward to receiving " an incorruptible and undefiled and unfading inheritance " - the priceless privilege of ruling with Christ in heaven .
Abakristaayo abamu balina essubi ery 'okufuna " obusika obutavunda , obulongoofu era obutaggwaawo , " ng 'eno ye nkizo ey 'ekitalo ey 'okufugira awamu ne Kristo mu ggulu .
The same has been true of Protestant chaplains .
Abakulembeze b 'eddiini y 'Abakatuliki n 'ey 'Abapolotesitante batuuse n 'okuwa abajaasi omukisa awamu n 'eby 'okulwanyisa byabwe .
End of preview. Expand in Data Studio

English-Ganda Parallel Dataset

This dataset contains parallel sentences in English and Ganda (Uganda).

Dataset Information

  • Language Pair: English ↔ Ganda
  • Language Code: lug
  • Country: Uganda
  • Original Source: OPUS MT560 Dataset

Dataset Structure

The dataset contains parallel sentences that can be used for:

  • Machine translation training
  • Cross-lingual NLP tasks
  • Language model fine-tuning

Citation

If you use this dataset, please cite the citation guide of the original OPUS MT560 dataset.

License

This dataset is released under the Creative Commons Attribution 4.0 International License.

Downloads last month
16

Collection including michsethowusu/english-ganda_sentence-pairs_mt560