text
stringlengths 0
2.73k
|
---|
ani y'akugamba okulya ng'otambula |
ani yabagamba okuyunja ettooke bwemutyo |
ani yabagambye okuzaanyira mu bimuli bya bandi |
ani yakugamba nti ayambala emikalabanda aba mulogo |
ani yakugamba nti endagala za ggonja zisibwamu emmere |
ani yakugamba nti engo erya omuddo |
ani yakugamba nti ennaka zibuuka ekiro |
ani yakugamba nti eryato balivunika mulireke ku mugongo |
ani yakugamba nti obutiko babusiika leeta eno gwe ffe twewuutire |
ani yakugamba nti obwo obutiko buliibwa busuule mangu |
ani yakugamba nti omubala bagukuba n'engalo ndeetera eminyolo |
ani yakugamba nti omukazi asikira omusajja |
ani yakugamba okutuula mu kibbo |
ani yakugamba okwambala otyo ng'ogenda mu kkanisa kale ddayo okyuse mangu |
ani yakugamye okwambala engatto ezo ez'olugoye tezoozeka |
ani yakulondedde olugoye olukadde bwerutyo kal elwambulemu |
ani yakuyigiriza okuluka kyakyi nga gufaanana bulungi |
ani yakuzimbira enju eyo nange annyambe ku yange |
ani yali asimye ku mayenje ku mmwe |
ani yalimye wano yatalizza omuddo ate natema ebijanjaalo |
ani yaluka akakeeka kano akatobeke obulungi |
ani yasekudde ebinyeebwa bino n'atabigonza |
ani yasongodde emisito gino yanguwa ogyongereko tegimala |
ani yategedde ku byavudde embuga atuyambe atubuulire |
ani yatemye emiti gyabandi ayagala okutuleetera emiteeru |
ani yatemye omuti gwa buddalasiini ogwabadde wali |
ani yatemye sseddume yaffe okugulu |
ani yawangudde okumeggana kw'eggulo |
ani yayasizza endabirwamu y'abandi |
ani yayiiya oluyimba olwo |
ani yayiiye wano amazzi g'ebijanjaalo okutuwunyirira |
ani yayozezza engatto zange mmusasule |
ani yazaanyidde ku mmeeza yabandi eno |
anti mulabe bwajja akaalakaala n'omuggo oba anoonya ani |
anti mulengere bwe yeetakula ensolosozi kye zimukoze alifa akirojja |
anti ssaagalaagalamidde ogiwulidde ate okolaki |
anti wulira waliwo gwebatanzizza ekibanja lwa bubbi bwa mmere |
atalabanga ku nfudu ayanguwe agirabe yiino esala ekkubo |
atali mugumu tageza n'agenda awasemba wakwasa ensisi |
atali wakuno nyo teyalaba ku kafumbirwango |
atalidde ku lumonde ono omukalirire asubiddwa |
atalina bbaluwa ya musawo tebamuwa kifo |
atalina mulimu gweyaakoze tategana kusembera ku lujjuliro |
atalina nsimbi togeza n'olinnya emmotoka njagala z'abuliwo |
atalina nteekateeka nebwasasulwa obulungi era asigala nga bwali |
atalya nsonzi nkalu ng'olabye osubwa obuwoomi |
atamanyi kubaaga totegana kusembera linda kulya |
atamanyi nti nnyunga wawa oyo nze gw'obuuliza eri ku sitenseni ye ggaali |
atasobola kwetikka tatugoberera |
ate bali abasiisira balagawa mu ssana |
ate gwe abunye ensanke ovaawa |
ate kiki ekibazizza mwe abagenze okusulayo |
ate olowooza munno yakomyewo |
ate ono asuukiira nga omwonge omusu abadde atya |
ate ono azze ebiyengeyenge abadde ki |
ate ono eyeepiika amazzi abadde atya |
ate ono ozimbagantanye amatama abadde ki |
ate oyo aseka ekimweguru alabye ki |
ate oyo atugubadde abadde atya simanyi bakuvumye |
atugambye nti tubalirire ebyonoonese atuliyirire |
atugambye tugende tumusange eri ewa lunnuma |
awo edda wali tewayitika lwa kinnya ekyo |
awo edda weewaalinga essomero lya bamuzibe nga taata w'asomesa |
awo nno mbalabye wamma mukwazze alima ne bba taba munafu |
awo w'osanze enkata ku kkubo wewaali ewa ssengaawo |
awo weyazimba tewaali wuwe yawambawo buwambi |
ayogedde fenna tuwulira nti gwe wamutumye eggali |
ba ssebo nzikkiriza ennamula yammwe ka nsasule omutango |
baaba yerabidde ebiwandiiko bye mu nsawo yange |
baana mwe musiibye mu muzaanyo enjala kebasiiyike mugitegeere |
baana mwe muve mu mazzi amakyafu mujja kulwala obugeregere |
baana mwe temutema olweeza lwange nga bwe mwakola olulala |
baanamwe nabagaanyi ekyesuubo ekyo mukigyeyo mangu |
baano abakyala abanoga ejjobyo lyo buli lunaku leero mbakutte lubona |
baatugamba nti oyo yali kanywamusaayi ndowooza kye kyamuleetera okugwa eddalu |
baatugamba nti kasikonda bwakukwata wabaawo akwogerako |
baatugambye nebatusembereza obujanjabi okumpi ono y'akolayo |
bagambe banguwe ndi ku bwangu mpitiddwa ewaffe |
bakedde kugenda kusola binyeebwa gy'oba obasanga |
bakkondo oluggi basambye lusambe twabalabidde munda |
bakugambe kunoga katengotengo k'oba okozesa |
balabe bonna bwe bawenyera tebafaayo kutega mmese kazibalume |
balabe bwe bakunnumba nga bamaze okutabula bannaabwe |
balagadde yasoose okutuuka anti bali abalese ku lusozi |
balamaga yagaanyi okumpungulako leka nnewerekere nga bukyali |
balamu ba mwanyako bamututte waabwe bamuwonye enju ey'omu |
balina abaana abaweerera ddala tobalabira awo |
balina abaana basatu omuwala omu n'abalenzi babiri |
balinze gwe okubaaga twala mangu obwambe |
baliruno tanywa mwenge ani yamukonye kuluno musajja wattu yenna agonze |
balo mugambe enkya atuleetere ku ggaali eyo |
bambi bwemunamuyeeya enyo mujja kumulemesa |
bambi ng'olabye olugendo lukumenyedde bwerere munno taddanga |
bambi tulage ku nnamunswa gw'ova okusima tetumulabangako |
bamugamba akomere ettaka nnagayaala olabye bwe liweddewo |
bamulekwa ba musa mwabatwalawa |
banange ggonja yalemedde enkoto tumuveeko |
bannange akasana nga bwekaaseeyo leero mwanike ku mutere waffe |
bannange ani oyo ataankudde kamulaali atusonsomola ati |
bannange ani yalidde amakobe gange gennaterese |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.