text
stringlengths 0
2.73k
|
---|
ago amakabi gonna mugawa waaguleko |
ago amatanta gooleeta wano tegakola gazeeyo eri ewammwe |
ago amayinja mugaseetuleko tusobole okuyuyitawo |
ago amayinja tegamal akutabula nkokoto eyo mwongereko |
ago amazzi agali mu ppippa temugafumbisa gonna gawunya amafuta |
ago amazzi galimu enkoonge temugafumbisa enva |
akaali akatale kati bazaanyiramu mizaanyo |
akaana ako kajagujagu kyenva nkaagala |
akabuzi kabadde keebuusa nekasamba ensaka yo eyatise |
akabwa ako kayigganya enkoko z'abaana |
akabwa ako mukegeendereze eggulo kaalumye musoke oluteega |
akadaali ka munno kazeewo w'okasanze |
akafumbiro ka nnyamwe kaakutte omuliro ne kasaanawo |
akagambye munogere ku kamunye n'omujaaja omutwalireko |
akagumba ke kyennyanja ke kamufumise kyava atambula ngawenyera |
akakoko ako kaatandise okukekema nga ziri tezinnaba |
akakongovuleko nga kaleenya wataddeko ki |
akalembereza keyafuna ennaku zino kamuyambye okwekolera ebibye |
akalobo ako kakozesebwa mmanju tokatwal amu ffumbiro |
akalobo ako kateekemu olubugo owone amazzi okukuyiikira |
akalobo omukamirwa amata k'abuze muleete omukebe ogwo tukamiremu |
akambbe ako katubulirako mu lusuku okaggyeewa |
akambe kange kayise mu kikolokolmba ekyo kaveeko amasanda |
akambe kange temukatwala jjo mwakazizza kaliko amalibu |
akamwenyumwenyu ako k'olaba kaakufuna bweeza |
akasaale kebamuteeba kaamumala akacca ate akyetoolatoola |
akasajja ako kagabi nga jjanzi wekagabidde nga tekalina olwo bwekalifuna |
akasana nga kaaka kazimeera olowooza tetufunayo ekire |
akasengejja ka maama kateeke mu kkabada |
akasimu kange ako temukabuza kagenda kukoola binyeebwa |
akaso ako k'ampagalireko nsalesale emmere eno |
akasolo akasinga amaddu mpisi |
akasolo kewasse kayitibwa lunywamunte |
akasomero ako k'asomesezza abanene abawera naye tebadda kukaddukirira |
akasoobo ako ke k'akuntamya |
akataalako katussa erikka lwaki tokazikiza |
akatadooba kange okatwalawa leeta eno gwe tokakasuka |
akatale kaawali ku nkulungo kaggaddwawo lwa bukyafu |
akatambaala kaamuno kalondewo mangu w'okasudde |
akatiko ako mukaleke kamala okwanjulukuka |
ako akajanja bwotokakomye katusse okukukyaya |
ako akatanga akakaluba katyo mukasaamba mutya |
ako ka nnaswi tokagayaalirira kajaanjabe mangu |
akosolya k'enju konna k'aguddemu |
akugambye nti tasobodde kutuuka obubaka bwe bumpe mbumutwalire |
amaanyi ago g'okozesa ng'olwana singa gossa mu nnimiro |
amaaso g'omwana oyo gaalwenge oba gaani kitaawe teyali bwatyo |
amaaso g'oyo tegalaba wala yetaaga ggaalubindi |
amaaso gange oba tegakyalaba bulabi anti otuuse ssikutegedde |
amaaso go nga gaffudde ebinyinyi lwaki togafunira eddagala |
amaato ag'asogolerwamu omwenge tegakyalabika |
amagezi agali mu mutwe omwo geesera bwesezi |
amagi g'enkofu g'awooma okusinga ag'enkwale |
amagi gonna enkoko yagazira |
amagi gonna gamwatiseeko nga agasiba ku ggaali |
amajaani agali ku ccaayi maka bulala mwongereemu ku mazzi |
amaka agaddirira gega mukoddomiwo |
amaka ga muliraanwa gaguddemu akasambattuko abaana be ate tebattiNGNGanye |
amalaalo ga kyayerambuga gasimuddwa |
amalagala galinde gawotoke olyoke ogabyale |
amalagala ge twasala gonna gaakalirawo teyagabyala |
amalwariro g'awono gantama g'abuwanana bulala bonna bafa nsimbi |
amanda gano gakaddiye nnonnerayo amalala mpulire ku birango |
amangu ddala nga mutuuse munkubira ku ssimu mbaweereze entambula |
amasanda ago mugegendereze bwegagwa mu liiso liyinza okuziba |
amasanda g'omutuba gegendereze tegava mu ngoye |
amasanda ga lumonde agagudde mu ttaawo lyange olowooza tegalemeddemu |
amasanda ga ppala ge gasiba ekiraka obulungi genda oganone |
amasaNGNGanziira ago tegaggwamu byawongo |
amasasi gewawulidde gavuga tegabadde gaabusa ate envubu eri eyakufubutula yalutonze |
amasiga ago bwotogatereeza gatuuse okutuyiira enva |
amasomiero gonna gaddamu leero |
amata g'omwana g'abugumyeko ogataase okufa |
amatofaali go gonna gayiise ne gamenyekamenyeka |
amatu g'oyo omwana nze yansobera gabeera gamusiiwa buli kiseera |
amawulire gasaasaana dda nga bwe wazaala abalongo |
amayumba ago ga muntu omu |
amayuuni gasinga kuwooma nga gaanikiddwako |
amaziga go agatakoma gatutamye sig we osoose okubbwa tulekese |
amazzi agaayiise wano g'avudde wa |
amazzi ago galimu omunnyo toganaaba mu maaso |
amazzi ago matono g'afumbire ku ssigiri |
amazzi bwegeesera ng'otabula obusera |
amazzi g'enyanja eyo ga kiragala gwe togalaba |
amazzi g'oyo gantama tagafumbako |
amazzi ga munno galeke gawole ayagala kugamisiza ddagala lye |
amazzi gafuuka gakawereege ensangi zino tuganona k ku nnyanja |
amazzi gateekemu olubugo galeme kusammuka gatyo |
ani agenda okusaasulira ebisale byentambula |
ani akaleezezza oluyiira lwe nnengera lutuntumuka |
ani amanyi okulera omwana ansitulireko kw'ono |
ani andabidde ku kambe kange |
ani asaze omwana wange ebigooli mu nviiri |
ani aswankula ogwo omuze nja kugubakubira |
ani atamanyi nti ebibira bya mugaso |
ani ayasirizza wano amagi |
ani gwemwalabye asimba ensekese z'enku ku mutuba gwange |
ani gwetuba tutuma agende abikire ab'enakitokolo |
ani oyo akaaba simanyi baanabange muzeemu okuzaanyira ku mmunyango |
ani oyo aya ayookeza akabaani akawunya obulungi nange ampe ntwaleko |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.